Breaking
News: Ensonga za Minisita Omubeezi owa Gavumenti ezebitundu Hon. News: Omumyuuka womukulembeze wa National Unity Platform Hon. News: Aaa…..kisembedde! Nga bwokirinda ddamu kino
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 683 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Banjudde ekibiina kyebyobufuzi ekiggya ekimanyiddwa nga PPF

Waliwo abantu abavuddeyo nebategeeza nti baali ba People Power Movement wabula nga kati beyubudde nebawandiisa ekibiina kya People…

Lwaki tubayita abalamuzi nga temusobola kulamuza bwenkanya? – Hon Katuntu

Omubaka Abdu Katuntu akiikirira Bugweri County atabukidde abakulu okuva mu ssiga eddamuzi; “Waliwo ekintu ekyangu ennyo nga okuyimbula…

Kkooti ya Uganda eweddemu ensa – Medard Sseggona

Omubaka akiikirira Busiro East Medard Lubega Sseggona atabukidde abakungu okuva mu ssiga eddamuzi; “Bakuleetera omuntu nga bamutulugunyizza atonyolokoka…

Abalamuzi abamu baleetawo okubuusabusa mu kutegeera- Abdul Katuntu

Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko k’amateeka batabukidde abakungu okuva mu ssiga eddamuzi nebabanenya okukwata obubi ensonga yokusaba…

Mulago bagiwadde obuwumbi 17 okujanjaba Bannayuganda URA bagiwadde buwumbi 18 kujanjaba bakozi baayo

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobulamu olunaku olwaleero kawuniikiridde bwekakitegeddeko nti Eddwaliro lya Mulago National Referral Hospital liweereddwa…

Mukirize emisango oba muvundire mu kkomera

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nti olunaku olwaleero agenze mu Kkooti y’Omulamuzi e…

ED wa Kampala asibulukukidde wamu n’abakozi n’abakulembeze Abayisiraamu mu Nakawa Division

Olunaku lweggulo KCCA Nakawa Division ngeri wamu ne Nakawa Ummat Muhammad Group basibuuludde Abakozi wamu ne Bannabaybufuzi Abasiraamu…

Achileo Kivumbi ne banne baziddwayo ku alimanda

Bannakibiina kya National Unity Platform okuli; Achileo Kivumbi, Gaddafi Mugumya ne Grace Smart Wakabi baleeteddwa mu Kkooti Enkulu…

Abakuba abantu e Kawempe North twabakwata – Lt. Gen. Okiding

Lt. Gen. Samuel Okiding; “Kantwale omukisa guno okwetonda mu butongole eri Akakiiko kano. Tusaba kutusonyiwa, ebyaliwo twabiraba, zaali…