Breaking
News: Ensonga za Minisita Omubeezi owa Gavumenti ezebitundu Hon. News: Omumyuuka womukulembeze wa National Unity Platform Hon. News: Aaa…..kisembedde! Nga bwokirinda ddamu kino
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 450 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Chartered bank eyambye ba muzibe

Bank ya Standard Chartererd eyambye abaana abatalaba ng’eyita mukubawa ebintu eby’enjawulo okuyimirizaawo obulamu, Bino byakoleddwa ku mukolo ogwabadde…

Omukago gw’abebibiina tegusobola kukola

Omubaka omukyala owa Kampala Nabila Nagayi Ssempala, agamba nti omukago gw’abebibiina tegusobola kubaako kyegukola, Nti abantu ab’olubatu basalirawo…

Dp eweereddwa amagezi

Ekibiina kya Dp kiweereddwa amagezi okwetereeza naddala mu kaseera kano nga NRM yeyuzaayuza Amagezi gano gaaweereddwa Keneth Paul…

Museveni asiimye ab’amakolero

Pulezideni Museveni asiimye bannamakolero naddala ag’ebyuma era na’abasuubiza okubayambako. Wabula abakubirizza okukola ebibiina eby’awamu basobole okuyitimuka . Munno…

EC eyanukudde Mbabazi

Akakiiko k’ebyokulonda kaanukudde ebbaluwa ya Mbabazi, Wano kalabudde Mbabazi okugoberera obulungi amateeka, obutakuba nkungaana za bantu bangi,ezitatwala budde…

Ssejusa siwakukomya mirimu gya byabufuzi.

General David Ssejusa agambye nti siwaakuva mu mirimu gye egy’ebyobufuzi era eky’okumukwata kabonero akalaga nti NRM etandise okutiitira…

Abasiraamu basabiddwa okugaba

Abasiraamu basabiddwa okutoola ku ako akatono ke balina bawe abantu abatalina mwasirizi, abaana, abakadde n’abalala abagwa mu kkowe…

Abawagizi ba Mbabazi bakwatiddwa

Abawagizi ba eyaliko Ssaabawandiisi wa NRM Amama Mbabazi e Mubende bakwatiddwa era nebaggalirwa oluvannyuma lw’okubasanga n’obufulaano nga buliko…

General David ssejusa ateereddwa

Eyaliko omukwanaganya w’ekitongole ekikessi mu ggwanga General David Ssejusa akwatiddwa e ttuntu lya leero era n’atwalibwa ku police…