Omukago gw’abebibiina tegusobola kukola

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka omukyala owa Kampala Nabila Nagayi Ssempala, agamba nti omukago gw’abebibiina tegusobola kubaako kyegukola,
Nti abantu ab’olubatu basalirawo batya abangi mu kukola omuakago,
Era Nagayi ayongerako nti takkiriziganya na ngeri kalulu ka FDC gyekakubwamu, nti kaalimu okugulirira abalonzi , okusuubiza abantu amasimu, okutambuza abalonzi gattako n’okumetta enziro.

Share.

Leave A Reply