97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ateeberezebwa okutomera omubaka Namaganda akwatiddwa.

Fred Kizito ateeberezebwa okutomera omubaka Namaganda n’amutta agombeddwamu obwala. 

Omubaka Namaganda ng'aziikibwa.

Omubaka Namaganda ng’aziikibwa.

Kizito asangiddwa mu kimu ku bifo ebisulwamu e Kalangala. Akwatiddwa abakugu  abakola ku by’okunoonyereza okuva e Rwanda abaateekebwako bba w’omugenzi – Mukasa mbidde.

Akwatiddwa yakola akabenje nga 11/ 12/2015 okuliraana Mpigi omwafiira omubaka wa Bukomansimbi omukyala Susan Namaganda. Kati akuumirwa ku Police e Masaka naye nga nga waakuleetebwa e Mpigi.

About Mubiru Ali

Leave a Reply