Asindikiddwa mu kkomera e Kigo
Abubaker Kalungi 47 yasimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti y’e Wakiso namusomera omusango gw’okutemula eyali DPC we Buyende ASP Muhammad Kirumira wamu ne mukwano ggwe Stellah Nalinnya nasindikibwa ku alimanda mu kkomera e Kigo.


