Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 983 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Kitalo! Omuntu omu afiiridde mu kabenje ku lw’e Masaka

September 22, 2022 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omuntu omu afiiriddewo mbulaga n’abalala 6 nebalumizibwa byansusso mu kabenje akagudde e Kavule ku luguudo oluva e Masaka okudda e Kampala.
Loole Fuso nnamba UBE 141A ebadde ettise amatooke ng’edda e Kampala egwiridde mmotoka yabuyonjo nnamba UAZ 401K.