97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Amasomero 12 gaggaddwa mu Disitulikiti ye Jinja.

Amasomero 12 gaggaddwa mu Disitulikiti ye Jinja okuva mu magombolola asatu omuli, Namasagali, Nawannago, Budansi.

Akulira eby’enjigiriza mu Disitulikiti eno Joseph Musoke agamba nti amasomero gano gaggaddwa kubanga tegalina bisaanyizo bimala era n’abasomesa tebalina bukugu bumala, bwatyo n’alagira  abaana bagende mu masomero amalala agaliwo kuba ago ssigaakuggulwa.I

About Mubiru Ali

Leave a Reply