Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba. News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 356 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Owa NRM omulala agamba bamukubye omusumaali mukamwa

September 17, 2019 · Mubiru Ali

Isaac Katoogo nga mutuuze mu Disitulikiti y’e Mbale nga era ananyiddwa nga Ambassador was Yesu nga muyimbi was Kadongo kamu naye yafumitiddwa omusumaali gwa inchi 3 mu kamwa.
Katoogo agamba nti yalumbiddwa abantu batategedde nebamukuba nga bamulanga okutambula n’omuzindaalo nga akuba oluyimba lweyayimba nga luwaana Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni munnakibiina kya National Resistance Movement. Bino byonna byaguddewo Ku kyalo Nkoma e Mbale.