97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Afunyisizza muwalawe olubuto police emuyodde .

Police mu bitundu bye Nakyessa mu gombolola ye Kayonza  mu disitulikiti ye Kayunga egombyemu obwala Jerome Nabuhasi  myaka 38 lwa kukabasanya muwala we ow’emyaka 14 n’amufunyisa olubuto .

Omusajja ono ne muwala we babadde basula bokka mu nnyumba okumala ebbanga ddene , era omuwala agamba nti kitaawe  bulijjo abadde amukozesa okutuuka lw’amufunyisizza olubuto .

Police ye Nakyessa ekutte omusajja ono era nga kati atemeza mabega wa mitayimbwa  agenda kuggulwako emisngo .

About Mubiru Ali

Leave a Reply