Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abakozi 5 mu Palamenti bazuuliddwa n’ekirwadde kya COVID-19
September 4, 2020 · Mubiru Ali
Amyuuka Director wa Communication owa Palamenti Hellen Kaweesa avuddeyo netegeeza nga abakozi 5 bwebakebereddwa nebasangibwa n’ekirwadde kya #COVID-19. Mu kiwandiiko ekifulumiziddwa kiraga nti bano bategeezeddwa era nebalagirwa okukwatagana ne Ministry of Health- Uganda batandike okujanjabwa.