97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

abazigu bakoonye ennyumba z’abatuuze e Kawanda

Poliisi e Kawanda etandise omuyiggo gw’abantu abatannategeerekeka abakkakkanye ku nnyumba z’abatuuze ne batandika okuzikubamu ebituli.Dickson Lwamunono y’omu ku basigadde nga bakaaba oluvannyuma lw’abantu abatannategerekeka okubalumba mu kiro ne bakoona ennyumba zaabwe nga ye abadde asula mu kasiisira ng’ono yagenze okwekanga ng’omuliro gutandise okwaka nga tamanyi wa gye guvudde.

About Mubiru Ali

Leave a Reply