Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Aba NUP batutte obujulizi mu Kakiiko k’ebyokulonda

Abakulembeze okuva mu Kibiina National Unity Platform nga bakulembeddwamu Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine basisinkanyi abakulu mu Kakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Ugandanga bakulembeddwamu Omulamuzi Byabakama.
Bano batutte obujjulizi obw’ebifaananyi obwoleka engeri ab’ebyokwerinda gyebabyisaamu nga bali mukunoonya akalulu.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort