Bazadde b’omusuubuzi eyafa e Jinja baagala Pulezidenti Museveni agendeyo

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Mwami John Anthony Tidhomu, Taata w’omusuubuzi omututumufu mu Disitulikiti y’e Jinja Charles Isanga, eyafa oluvannyuma lw’enaku ntono nga akubibwa ekibinja ky’abantu mbu nga baali bakulembeddwamu RDC Eric Sakwa nga bateekesa ekiragiro kya Curfew mu nkola avuddeyo nasiima Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olw’okuyingira mu nsonga ye era amusaba atuukeko mu kifo webakubira mutabani we afune obujulizi obulala.

Share.

Leave A Reply