97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Abayizi 3 basimbiddwa mu maaso gomulamuzi wa Kkooti…

Abayizi 3 basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Winnie Nankya Jatiko nebasomerwa emisango 11 okuli okukozesa obubi emikutu gya Social media wamu n’okwekobaana okuzza omusango nga beyita muwala w’Omukulembeze W’Eggwanga Natasha Museveni Karugire nekigendererwa ekyokubba abantu.
Isabirye Arafat, Kakaire Zubairi ne Egesa Sharif nga batuuze ku kyalo Nampirika mu Iganga Municipality kigambibwa nti wakati wa June 2025 ne Janaury 2026 nga bakozesa WhatsApp okutambuza obubaka obwekifere nga basaba abantu ssente abali betaaga obuyambi.
Bano emisango bagyegaanye.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News

About Radio Simba

Radio Simba, broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.simba.fm is an African entertainment radio station that broadcasts mainly in Luganda, the most widely spoken language in Uganda.

Leave a Reply