Abayimbi abakulu balogo! – Azawi
Abayimbi abakulu balogo! – Azawi
Omuyimbi Priscilla Zawedde aka Azawi avuddeyo nalabula abayimbi abato oba abatandika okwewala abayimbi abakulu bagambye nti tebaagaliza, babbi nga n’obulogo kwobutadde.
Azawi agamba nti abayimbi bangi badukidde mu nsaasi okusobola okukwatayo.
Azawi agamba nti ate bwekituuka kukutuulira abayimbi abato ku kisaabo, kano kazannyo kaabwe kuba tebaagala kulaba muyimbi muto avaayo oba olyawo okubavuganya.
Ono agamba nti tebalidde nkwe mu bayimbi bato, okwo ssaako okubba ssente zaabwe.
Muyimbi ki omulogo?
#ffemmwemmweffe


