97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abavubi balaajana lwa maato gaabwe na butimba ebiwambibwa – Buyikwe

Abavubi ku mwalo gw’e Bulamba-bugungu mu Munisipaali  y’e Njeru mu Disitulikiti y’e Buyikwe gebakaaba gebakomba oluvannyuma lw’abalwanyisa envuba embi ku mazzi okubowa amaato gaabwe ssaako n’obutimba. 

Abivuba bagamba nti abaana tebakyasoma songa n’okulya kwafuuka kizibu gyeebali kati lwa bajaasi kubalemesa emirimu gyabwe.

Bano babadde balaajanira RDC wa  Disitulikiti y’e Buyikwe Fred Bamwine wabula ye n’abanenya nnyo olw’okulonda abakulembeze abatali ba NRM nti zezimu ku nsonga lwaki ebyabwe bizibu.

About Mubiru Ali

Leave a Reply