97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

abatuuze bekalakaasizza lw’amasanyalaze

Abatuuze b’e Kireka mu zooni C ku luguudo lw’e Kinnawattaka begugunze ne bakuma omuliro mu luguudo wakati lwa masannyalaze agamaze ennaku nga tegaliiko.
Bano ababadde bataamye obugo bategeezezza nti okuva ku Lwokutaano amasannyalaze lw’egavaako mu bitundu ebisinga obungi ate ebirala byazzeeko kyokka ate ekitundu kyaabwe kyo kiwezezza ennaku ttaano nga amasannyalaze tegaliiko.

About Mubiru Ali

Leave a Reply