Abasirikale ba Uganda Police Force nga bali wamu nabakwasisa amateeka mu kitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
⚽ Abasirikale ba Uganda Police Force nga bali wamu n’abakwasisa amateeka mu kitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA bakoze ekikwekweto mwebakwatidde abavubuka abasoba mu 200 nga kigambibwa nti bano benyigira mukunyakula amasimu ku Clock Tower, Katwe ne Kibuye.
Bya Kamali James
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

