Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 56 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Obukuumi bwemutadde wano mubutwale mulwanyise aba ADF – NUP

December 28, 2023 · Mubiru Ali
Abakulembeze ba National Unity Platform bavvudeyo nebatabukira ab’ebyokwerinda; “Mubatwala mu bugwanjuba bwa Uganda abagambibwa okubeera abayeekera ba ADF gyebalumba abantu. Mu mukwonoona ssente zamuwi wamusolo nga muyiwa abasirikale mukusaba kwa NUP.”
Bino babyogeredde mu kusaba kwokujjukira eyali omukuumi wa Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine, Frank Ssenteza eyatomerwa emotoka yamaggye nafiirawo mu kunoonya akalulu ka 2021.