97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abasawo baagala Gavumenti ebongeze omusaala

Abasawo wano mu ggwanga nga beegattira mu kibiiba kyabwe ekya Uganda Medical Association bawanjagidde Olukiiko olukulu olw’eggwanga okuyingira mu nsonga yaabwe okusaba Gavumenti ebongeze ku musaala kubanga ensimbi zebafuna tezibamala ekibaviirako okuba abaavu lunkupe.

Bano baatwalidde Sipiika wa Palamenti Rt. Hon Rebecca Kadaga okuwanjaga kwabwe nga baagala ensonga yaabwe erowoozebweko.

About Mubiru Ali

Leave a Reply