Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 868 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ababbi b’ettaka tebatya ttaka lya Nnyumba za Katonda – Ssaabalabirizi Ntagali

December 26, 2016 · Mubiru Ali

Ssaabalabirizi wa Kanisa ya Uganda, Bishop Stanley Ntagali akooye obubbi bw’ettaka.  Agamba nti ababbi b’ettaka tebatya ttaka lya nnyumba za Katonda. N’erya Kanisa nalyo balibba.

Asinzidde mu kkamisa ya All Saints e Nakasero .Wabula asabye wabeewo emirembe n’okusonyiwagana eri abo abatakwatagana ate  ne mu mawanga awali entalo nga Sudan.