Abantu abasoba mu 50 bakwatiddwa lwabutambala mask
Uganda Police Force wamu n’abasirikale b’Eggye ekkuumabyalo batandise okukwata abantu mu Kampala abatambula nga tebambadde ‘mask’ wamu n’abo abazirina nga bazitadde wansi w’obulevu. Abantu abasoba 50 bebakwatibwa nebaggalirwa.

