97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

abantu 10 bafiiridde mu nnyanja nalubaale

Poliisi ekakasizza nti abantu abawerera ddala 10 bebafiiridde mu mazzi eryato erya MV K-Palm kwebabadde batambulira ku nnyanja Nalubaale nga liva e Luzira ku Port Bell okugenda e Mutoola okulya obulamu bweribidde ate abalala 40 ekitongole kya Poliisi eky’okumazzi nekibataasa. Ku bamu ku babadde basaabalira ku lyato kuno kuliko; Irene Namubiru, Omulangira Wasajja muganda wa Kabaka wa BUganda wabula nga y’omu kubataasiddwa era nga mulamu, Hope Mukasa, Kiyimba Freeman n’abalala bangi.
Wabula okunoonya abalala kukyagenda mu maaso.

 

About Mubiru Ali

Leave a Reply