Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 34 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Abanene mu Gavumenti akalulu kabamezze .

February 19, 2016 · Mubiru Ali

Mu kalulu akaakubiddwa olunaku lw’eggulo abamu ku ba Minisita mu Gavumenti ya Pulezidenti Museveni  akalulu kabawandudde ku bifo byabwe eby’obubaka bwa Palamenti .

Okusinziira ku biva mu  bululu mu bitundu byebabadde beesimbyewo, abawanguddwa be :

General Kahinda Otafiire  – Minisita ku nsonga za Ssemateeka  , Dr. Cryspus Kiyonga – Minisita w’ebyokwerinda  , Jesca Alupo – Minisita wa byanjigiriza , Vincent Nyanzi – Minisita mu offisi ya Pulezidenti, Fredrik Ruhindi – Ssaabawolereza wa Gavumenti , Irene Muloni  – wa bya masannyalaze  n’abalala tuggya kubabakwongera .

Ate mu balala abanene akalulu bekatattalizza mwemubadde n’amyuka sipiika a Palamenti Jacob Oulanya ng’abadde akiikirira Omoro mu Gulu .