Abalina ebibiina ebitereke ssente muli mutya eyo?
Abalina ebibiina ebitereke ssente muli mutya eyo? Mwagabanye? Ffe ewaffe tubadde tutuula leero olweggulo, tukeeredde mu kikangabwa anti ennyumba y’omuwanika ekutte omuliro ekisenge omubadde muterekebwa akabookisi kyo kiweddewo nakabokisi kkufulu yewonyeewo! Miranga myereere.
Mboozi ki abawanika bebibiina bino eyo mu bitundu byammwe zebatera okunyumya lwemulina okugabana nga lutuuse?
#ffemmwemmweffe

