97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abagoba ba Boda 2 batomereganye nebafiirawo – Kamuli

Abavuzi ba Bodaboda babiri bafiiriddewo mbulaga oluvannyuma lw’okugwa ku kabenje mu Disitulikiti y’e Kamuli .

Omusasi waffe Ramathan Wanume e Kamuli agamba nti akanje kano kagudde ku kyalo Namusita oluvannyuma lw’omu ku bagoba ba Bodaboda okwagala okuyisa munne wabula munne naye n’alemerako nga tayagala bamuyise okukkakkana nga bambalaganye era kati ze mbuyaga ezikaza engoye .

About Mubiru Ali

Leave a Reply