BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

oyo bobi wine talina lugendo – Hon. Bahati

Minisita omubeezi ow’ebyensimbi David Bahati avuddeyo nalabula abavubuka okwewala okukola ye kyayise ensobi mu byobufuzi nga balimbibwa wamu n’okuwudiisibwa obubinja bw’ebyobufuzi obutandikibwawo nga tebwesigika era nga tebusobola kuwangaala nga aka People power. Bino yabyogeredde mukujaguza nga bwegiweze emyaka 33 nga National Resistance Movement – NRM efuga emikolo egyabadde e Ndorwa West mu Kabale.Ono yakubirizza abavubuka okwewala ekibinja kya People Power ekikulirwa Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine. Ono yayongeddeko nti People Power erina abagiwagira batono nnyo mu Kabale era nga oyo agyeyungako abeera talina lugendo kuba terina maanyi.Ono yabasabye obutawangira People Power kuba yabannakigwanyizi.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply