BREAKING NEWS
MBU: Protected: Zuri Ride: Redefining Personal Transportation – Royal Jeff Ventures Into Taxi Business Observer: Gov’t seeks parliamentary approval for Shs 6 trillion already spent last year MBU: Alien Skin’s dangerous bike stunts worry fans after latest accident Observer: M23 rebels: Entebbe mayor Rulinda loses Shs 273m case against Stanbic bank Pulse Uganda: World Oral Health Day: Unilever campaign targets school children in Kampala, Wakiso Pulse Uganda: Nameere served election petition through newspapers after refusing court notice

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Abadde yeyita Faaza mukwate

Poliisi e Kasangati ekutte omuvubuka abadde yeyita Faaza wa Bakatoliki nabba ssente ku bantu. Anthony Ssewanyana 30, abadde yeyita Faaza okuva e Rubuga. Yakwatiddwa mu Kkooti e Kasangati gyeyabadde agenze okweyimirira omuntu eyafera obukadde 131.

Kigambibwa nti ono yasisinkana Family y’omuwawabirwa nabategeeza nga bwali Faaza ku kerezia emu mukitundu. Bano bagezaako okunoonyereza ku Ssewanyana oba ngakituufu Faaza wabula nebakizuula nti yeyita kyatali.

Ono abadde anoonyezebwa aba Parish y’e Gayaza kuba yakyalira kerezia mu Parish eno nababba ssente nga agamba nti akungaanya buyambi era nga abadde akulemberamu emikolo gy’ekerezia mingi.  Ono abadde yakaswazibwa e Kasangati bweyakulemberamu emmisa okusabira omugenzi wabula nalemwa okusoma ebyawandiikibwa.

Ono agamba ensimbi zaabadde afuna zibadde zimuyamba okuyimirizaawo Family ye. Ono akuumirwa ku Poliisi e Kasangati nga bwalinda okutwalibwa mu Kkooti.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply