Ababaka ba Palamenti era Bannamateeka okuli Hon.
Ababaka ba Palamenti era Bannamateeka okuli: Hon. Medard Lubega Sseggona, Hon. Asuman Basalirwa wamu ne Hon. Mathias Mpuuga Nsamba bakyalidde mu Mubaka munaabwe Hon. Muhammad Muwanga Kivumbi mu Kkomera e Kitalya gyeyasindikibwa ku alimanda okutuusa nga 3-Febuary-26.
Kano kabonero ka bwa Sseruganda oba? Wewuunye!
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe
#ugandaelections2026
#UgandaDecides2026
#UgandaDecides

