97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Ababaka abamu babaddusizza baleme kuteeka mukono ku kiwandiiko – Ssekikubo

Omubaka Theodore Ssekikubo (Lwemiyaga County) agamba; “Tukitegeddeko nti olweggulo lwaleero waliwo Ababaka ba Palamenti 30 abatwalibwa nga bakulemberwa Cissy Dionizia Namujju (Omubaka omukyala owa Lwengo Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM) ngabatwala Dar es Salaam mu Tanzania baleme kubaawo kuteeka mikono ku kiwandiiko. Wetwogerera waliwo ekibinja ky’Ababaka abali e Nairobo nga babaggyewo kireme kumanyibwa.

Ababaka abalala 30 bagenda kulinnya ennyonyo akawungeezi kaleero nga kano kakodyo okubaggyawo naye berimba. Ffe tetujja kugaana kusoma mannya g’Ababaka abo abataddeko emikono mubamanye.”

About Mubiru Ali

Leave a Reply