97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Aba Togikwatako basannyalazza e kibuga Jinja

Ekibuga Jinja kiwuumye akawungeezi ka leero n'emirimu negisannyalala  nga Col. Dr. Kizza Besigye alumbye Jinja okuwenjeza munna FDC,  Eng Patrick Amuriat Oboi akululu k'obwa Pulezidenti bwa FDC .

Dr. Besigye agenze n'omubaka wa Kawempe ey'amaserengeta  Hon.  Munyagwa Mubarak, Loodi Meeya Ssaalongo Erias Lukwago Erias Lukwago, Hon. Ingrid Turinawe , Harold Kaija amyuka ssaabawandiisi nate n'abakulembeze b'ekibiina abalala mu kibuga Jinja ate nga bano bonna bawakanya eky'okuggya ekkomoku ku gya Pulezidenti

About Mubiru Ali

Leave a Reply