Aba famire ya Waiswa Mufumbiro wamu ne yOmugenzi Edith Katende Mufumbiro basiimye omuyimbi King Saha olwokubeererawo omugenzi nga buli bwabadde
🎵 Aba famire ya Waiswa Mufumbiro wamu ne y’Omugenzi Edith Katende Mufumbiro basiimye omuyimbi King Saha olwokubeererawo omugenzi nga buli bwabadde ayagala okuwulira ku nnyimba ezimuwummuza ebirowoozo nga bakubira King Saha navuga emotoka nagenda namuyimbira.
Ebintu biba bitono byetukola mu bulamu bw’abantu ebireetawo enjawulo.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug
