97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

NUP eyambyeeko Bannayuganda abalala okukomawo

Bannayuganda abalala abasoba mu 80 abayambiddwako ekibiina kya National Unity Platform okudda okwaboobwe batuuse ku kitebe ky’ekibiina kino e Kamwokya. Bano bakulembeddwamu Ssaabawandiisi wa NUP David Lewis Rubongoya abadde mu UAE gyamaze enaku ssatu ngawandiika Bannayuganda abetaaga okukomezebwawo.

Bano baniriziddwa ku kitebe kya NUP Omwogezi w’ekibiina Joel Ssenyonyi wamu ne Barbie Itungo Kyagulanyi.

Leave a Reply