97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

47 baakwaniriza Paapa.

Akalimi k’essaawa kanaaba kayingira 04:45 ez’akawuungeezi leero ku kisaawe e Ntebe, ng’omutukuvu Paapa Francis alinnya ku ttaka lya Uganda.
Omutukuvu Paapa waakwanirizibwa abantu abali mu 47 nga bakulembeddwamu Museveni. Paapa Francis atambudde n’abantu 100, omuli Abakungu okuva e Vatican ne Bannamawulire 70.
Mu balala abagenda okwaniriza Paapa a bakulembeddwamu Museveni mulimu Speaker wa Palamenti, Ssaabalamuzi, Banaadiini ne ba Minisita abamu.

About Mubiru Ali

Leave a Reply