16 ogwokubiri lunaku lwa Archbishop Janani Luwum, lwa kuwummula. By Mubiru Ali February 10, 2016 1 min read Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga z’abakozi ba Gavumenti erangiridde olunaku lwa nga 16 ogwokubiri okuba olw’okuwummula okujjukira Ssaabalabirizi Janani Luwum eyali ow’ekkanisa ya Yuganda.