Hon. Kasibante ayanjuddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka akiikirira Rubaga North mu Palamenti, Moses Kasibante olunaku olwaleero ayanjuddwa Mukyala we Lydia Nattimba e Kawanda. Ono awerekeddwako eyaliko omubaka w’e Kyamuswa Moses Kabuusu, Busujju county MP David Kalwanga, Minisita w’Abavubuka Florence Kiyingi, Kalungu MP Joseph Ssewungu, MP Makindye Division West Allan Ssewanyana ne Lord Mayor Erias Lukwago.

 

Share.

Leave A Reply