Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,998 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Abantu 7 baweereddwa obutwa, abaana 2 bafiiriddewo

June 16, 2018 · Mubiru Ali

Okutya n’ebiwoobe bisaanikidde ekyalo kye Nyweddemalwa mu ggombolola ye Kimenyedde mu Mukono Disitrict oluvannyuma lw’abaana bana okufa oluvannyuma lw’okuweebwa obutwa.

Kino kyadiridde family y’abantu 7 okuweebwa obutwa nebuleka abantu bana nga bali mumbeera mbi abaana babiri nebafiirawo.

Okusinziiira ku Ssentebe w’ekyalo John Ssewanyana agamba nti yafunye amawulire ku ssaawa nga kumi nabbiri ez’okumakya nga Family y’omutuuze we Hassan Walakira bweyaweereddwa obutwa. Era agamba nti webatuukidde mumaka nga abaana babiri bamaze okufa.

Bano baweereddwa ebitanda ku ddwaliro lya St. Francis e Naggalama hospital era nga mubona omwana owa week 3 yeyasimatuse nga kirabika nti olw’okuba ye alabika teyalidde ku mmere eno eyabaddemu obutwa.

Walakira n’omana we omu babadde bazze engulu ate ye Mukyala we Salma Babirye n’omulenzi omulala tebanaba kuwa ssuubi.