Zaake talina musango gwonna Poliisi gwemuvunaana – Basalirwa
Munnamateeka w’Omubaka Francis Zaake nga ye Asuman Basalirwa avuddeyo nategeeza nti omuntu we tanoonyezebwa Poliisi ku musango gwonna okusinziira ku bbaluwa zonna zebalina Poliisi zebawandiikidde.


