Ebbeeyi y’amasanyalaze erinnye ebitundu 7 ku 100

Ekitongole ekivuunaanyizibwa ku bbeeyi y’amasanyalaze mu ggwanga ekya Electricity Regulatory  Authority kirangiridde okulinnya kw’amasanyalaze era abo abagakozesa awaka wamu n’abamakolero. Bongeddeko shs 50 ku buli unit.

Ekitongole kino kigamba nti kati unit ya shs 771 okuva ku shs 718, bbo abasuubuzi bakusasula shs 687 okuva  ku shs 647, abamakolero amatono bakusasula shs 615 okuva ku 595 ate bbo abamakolero amanene basasule shs 382 okuva ku shs 374.5 buli unit.

A umeme official at work along kajonkya street in kamwokja,jul-21st.INDEPENDENT/JIMMY SIYA.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Pulezidenti Museveni asisinkanye abasigansimbi