97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Uganda ekulira ku misinde gyawagulu – BOU

Abakulira Bbanka Enkulu bategeezezza nti, Uganda emisinde kw’ekulaakulanira mu byenfuna tennatuuka bulungi ku muntu waabulijjo olw’omuwendo gw’abantu abali mu ggwanga okweyongera buli lukya olw’abaana abazaalibwa.
Abakungu bano era bagambye nti okubuuliriza ku nkola y’emirimu eya Bbanka Enkulu okukolebwa mu Palamenti nga kwekuusa ku bbanka z’ebyobusuubuzi ezaggalwa tekulina ngeri gye kukosezzaamu byanfuna bya ggwanga.
Bino byabadde mu lukuhhaana lwa bannamawulire olwayitiddwa Gavana wa Bbanka Enkulu Tumusiime Mutebile.

About Mubiru Ali

Leave a Reply