97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Tugenda kubakwata mwenna abatuvumira ku social media – Hon. Nankabirwa

Hon. Ruth Nankabirwa Ssentamu nampala wa Government era nga ya kiikirira Abakyala ba Kiboga (NRM) avuddeyo nalabula Bannayuganda ababeera emitala w’amayanja nti bwebanadda e Kampala bajja kukwatibwa bavunaanibwe olw’okuvuma n’okutiisatiisa Gavumenti ya NRM ne Bannakibiina.
Agambye bwati; “Mukola WhatsApp Videos ne Voice Notes nga mututiisatiisa nemulowooza nti tunabaleka? Tekisoboka tujja kubakwata kuba tubamanyi mwenna.” – Hon. Ruth Nankabirwa Ssentamu.

About Mubiru Ali

Leave a Reply