Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Ssaabasajja asiimye musajjawe Wavamunno

Ssaabasajja Kabaka yasiima musajjawe Gordon Wavamunno olw’ebirungi by’akoledde Obuganda. Kyokka Wavamunno teyasobola kufuna kirabo Ssaabasajja Kabaka bweyali akuza Amazaalibwa omwaka guno. Olunaku lw’eggulo Katikkiro yakwasizza Wavamunno ekirabo kino ku mukolo ogw’abadde mu Bulange.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort