tetusobola kuvunaana maj. gen. kyaligonza – updf
Omwogezi w’amaggye ga UPDF mu Ggwanga Brig. Richard Karemire avuddeyo nategeeza nti amaggye tegalina ngeri gyegagenda kuvunaana Maj. Gen. Matayo Kyaligonza nga ono ye mubaka wa Yuganda e Burundi olw’okukuba omusirikale wa Traffic Sgt. Esther Namaganda kuba yawummula amaggye era nga alina kuvunaanibwa mu kkooti z’abantu ababulijjo.

