Breaking
News: Ooo…..kigobye! Nga bwokirindirira taddamu kino News: Olutindo -Kakande- Ebipya ku Muwanga bibi. LC1 bakubba za PDM, ttaka nokubega Abantu ku byalo News: Abatuuze bawalirizza Mmeeya wa Nansana Sserunkuuma JohnBosco okulangilira Ssentebe bbo gwebalumiriza nti yawangudde owebyokulonda nabakuba
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 239 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: latest news

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Mpigi akiriziddwa okweyimirirwa

Martin Ssejjamba, Ssentebe wa Disitulikiti y’e Mpigi, Kirumira Fredrick nga ye Ssentebe w’akakiiko akagaba emirimu ku Disitulikiti e…

Munyagwa atongozza ekibiina ekikye

Olunaku olwaleero Ekibiina kya Common Man’s Party ekyakyuusiddwa okuva mu formerly Uganda Economic Party nga kino kyasooka kuwandiisibwa…

Ab’e Kira balonda abantu abatabayamba – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nkyaddeko e Kasokoso nempuliriza ensonga z’Abantu b’ekitundu kino naddala ku nsonga y’Ensimbi za PDM…

Kkooti eragidde Omubaka Nandutu okweyanjula gyeri awatali kulemererwa

Kkooti Evunaana abali b’Enbguzi n’abakenuzi olunaku olwaleero eyisizza ekibbaluwa kibakuntumye eri eyali Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja…

Katikkiro asisinkanye Abaami b’Abamasaza: Abakubirizza okugoberera ennambika

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye Abaami b’Amasaza n’Abamyuka baabwe mu lukiiko olutuuziddwa mu Bulange e Mmengo. Kattikiro wa…

Kkooti etanzizza omusawo eyajingirira ebbulawa zobulwadde okuyimbula omusibe obukadde 4

Kkooti mu Kampala eragidde omusawo okusasula engasi yabukadde 4 lwakujingirira bbaluwa za Ddwaliro okusobozesa omusibe avunaanibwa okuyimbulwa ku…

EC temuwa kibiina kyonna ssente okutuusa nga mbagambye – Minisita Mao

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’Amateeka Norbert Mao yawandiikidde Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi…

Munnamateeka agambibwa okubba ssente za Prof. Kanyeihamba asindikiddwa e Luzira

MunnamateekaAndrew Obam 38 asindikiddwa ku alimanda okutuusa nga 14-July-2025 mu kkomera e Luzira kubigambibwa nti yabba ssente zeyali…

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Mpigi aleeteddwa mu Kkooti

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Mpigi, Martin Ssejjemba nebanne bwebavunaanibwa omusango gwokusaba abantu ababa baagala emirimu ku Disitulikiti ssente…