97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ssaabawolereza wa Gavumenti – Ruhindi akkirizza nti akalulu kaamumezze.

Ssaabawolereza wa Gavumenti Fred Ruhindi.

Ssaabawolereza wa Gavumenti Fred Ruhindi.

Ssaabawolereza wa Gavumenti Fred Ruhindi akkirizza nti akalulu k’obubaka bwa Palamenti akaakafundikirwa kaamumezze n’enkoona n’enywa.

Ruhindi yawanguddwa munna FDC Micheal Kabaziguruka mu Konsituwensi ya Nakawa gy’akiikiiridde emyaka 15 Wabula asabye eyamuwangudde akolere wamu ne Gavumenti asobola okutuusa ebimwetaagisa eri abantu baakiikirira. 

Owa FDC Micheal Kabaziguruka.

Owa FDC Micheal Kabaziguruka.

About Mubiru Ali

Leave a Reply