Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 577 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ssaabawolereza wa Gavumenti – Ruhindi akkirizza nti akalulu kaamumezze.

February 23, 2016 · Mubiru Ali
Ssaabawolereza wa Gavumenti Fred Ruhindi.
Ssaabawolereza wa Gavumenti Fred Ruhindi.

Ssaabawolereza wa Gavumenti Fred Ruhindi akkirizza nti akalulu k’obubaka bwa Palamenti akaakafundikirwa kaamumezze n’enkoona n’enywa.

Ruhindi yawanguddwa munna FDC Micheal Kabaziguruka mu Konsituwensi ya Nakawa gy’akiikiiridde emyaka 15 Wabula asabye eyamuwangudde akolere wamu ne Gavumenti asobola okutuusa ebimwetaagisa eri abantu baakiikirira.ย 

Owa FDC Micheal Kabaziguruka.
Owa FDC Micheal Kabaziguruka.