97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ssaabasajja Kabaka agguddewo olukiiko lwa Buganda olwa 23.

Enkya ya leero, Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi agguddewo olukiiko lwa ku mbuga enkulu e Bulange mengo. Ssaabasajja ayaniriziddwa Katikkiro Charles Peter Mayega era naamusaba akwogerako eri Olukiiko.
Wabula Ssaabasajja Kabaka asoose kukuba ngoma ya Mujaguzo olutuuse e Mengo.
Beene alaze obwennyamivu ku baana abatwalibwa e Bunaayira okukolerayo ate nebafuna obuzibu era agasseeko n’okulaga ennyiike ku kitta bantu ekifumbekedde mu bitundu bya Buganda.

About Mubiru Ali

Leave a Reply