97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ssaabalamuzi alayizza akakiiko akalera eddembe ly’obuntu.

Chief Justice Bart KatereebeSsaabalamuzi Bart Katureebe olwaleero alayizza akakiiko ka bantu bataano akalera eddembe ly’obuntu nga kakulirwa Kaggwa alondeddwa ku kisanja ekyokubiri .

Akakiiko kano  ka kuweereza ekisanja kya myaka etaano nga kalondoola n’okuwabula ku bikwata ku ddembe ly’obuntu erya bannansi .

Kino kiddiridde luvannyuma lwa Pulezidenti Museveni kulonda bantu bano nga ekisanja kya akakiiko akakadde kyaggwako mwaka guwedde mu mwezi ogwokuna .

About Mubiru Ali

Leave a Reply