Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,607 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ssaabalamuzi alayizza akakiiko akalera eddembe ly’obuntu.

February 5, 2016 · Mubiru Ali

Chief Justice Bart KatereebeSsaabalamuzi Bart Katureebe olwaleero alayizza akakiiko ka bantu bataano akalera eddembe ly’obuntu nga kakulirwa Kaggwa alondeddwa ku kisanja ekyokubiri .

Akakiiko kano ย ka kuweereza ekisanja kya myaka etaano nga kalondoola n’okuwabula ku bikwata ku ddembe ly’obuntu erya bannansi .

Kino kiddiridde luvannyuma lwa Pulezidenti Museveni kulonda bantu bano nga ekisanja kya akakiiko akakadde kyaggwako mwaka guwedde mu mwezi ogwokuna .