97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

simenyanga ku nnyumba z’e Lusanja – wannyondo

Wannyondo wa kkooti Moses Kirunda eyapangisibwa okumenya enju z’abantu b’e Lusanja agamba nti ye tamenyengako nnyumba yonna mu kitundu ekyo nga bwebyogerwa.
Ssaabawolereza wa Gavumenti, William Byaruhanga, ku lw’okubiri yategeeza Palamenti nti omulamuzi eyawa ekiragiro okumenya enju z’abantu bano alina emisango 3 naye ababaka nebasaba Poliisi ne Bawannyondo ba Poliisi abassa mu nkola ekiragiro kino nabo bavunaanibwe.

About Mubiru Ali

Leave a Reply